News
Omuvubuka eyakulembeddemu okumenya ennyumba z'abatuuze akwatiddwa! Jun 15, 2025 Sadik Tamale ye yakwatiddwa nga bamulumirizza okuba n'akabinja akasula katigomya abatuuze b’e Kyebando , Kaleerwe , ...
<p>Ddereeva ono atannamanyika bimukwatako abadde avuga mmotoka nnamba UBN 322 A kigambibwa nti atomedde omuyizi Ronnie Menya asomera mu Nawanjisi P/S n'amuleka ng'ataawa.</p> ...
Ssemaka asaze ku kibanja kye n'awaako mukazi we amuviire! Jun 15, 2025 Omukazi alumirizza bba okumufiiriza n'okumuzza emabega era n'alayira obutava mu maka gano!
Poliisi eyigga ddereeva wa ttakisi agambibwa okutomera omwana ow'emyaka 13 n'emulumya. Jun 15, 2025 Ddereeva ono atannamanyika bimukwatako abadde avuga mmotoka nnamba UBN 322 A kigambibwa nti atomedde ...
Abatambulira ku pikipiki, abasaabaze n'abeebigere, be basinze okufiira mu bubenje obwaguddewo wiiki ewedde. Obubenje buno, bwasinze kuleetebwa ndiima, n'okuyisiza mu bifo ebikyamu. Akamu ku bubenje ...
ABAWAGIZI b'ekibiina kya NUP basatu bakwatiddwa, ku bigambibwa nti babadde bagezaako okwekalaakasa. Julius Kibuga 3, omutuuze w'e Katooke nga muvuzi wa mmotoka , Isma Sennabulya 25 ng'abeera Mulago ne ...
BANNANNYINI ttaka bawakanyizza enteekateeka empya Gavumenti gye yaleese ku busuulu bwe yagguddewo akawunti mu Bbanka Enkulu abeebibanja kwe banassa ssente singa ab’ettaka bagaana okuzikwata oba ...
Akulira essomero lya Mbale SS, Moses Buyera yasiimye Pulezidenti okusoosowaza ssaayansi ne tekinologiya n’ebyemikono. Yategeezezza nti beetaaga obuwumbi 4 okuzimba ekizimbe kino kiggwe era ne yeebaza ...
Omusajja afunye obutakkaanya ne munne mu bbaala nga banywa, n'amukuba ekikonde ekimusse. Kigambibwa nti bibadde mu bbaala ya Camp David bar and loung mu kibuga Iganga. Omusajja ategeerekeseeko erya ...
ABANTU obukadde bubiri n'ekitundu, be baakeewandiisa eri ekitongole kya NIRA, mu kuzza obuggya endagamuntu zaabwe.
Poliisi ekutte 9 ku by'okubba ebintu bya masannyalaze! Jun 16, 2025 ABANTU mwenda bakwatiddwa mu bikwekweto ebikoleddwa mu bitundu eby'enjawulo ku babba ebintu by'amasannyalaze.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results